Essuubiryo Zambogo Sacco Ltd kitongole kya Bwakabaka bwa Buganda, era ye Sacco y’obwakabaka bwa Buganda nga yevunanyizibwa ku kuzimba ekittavvu [Financial institution] nga abantu ba Buganda be bannanyini kyo. Guno gwe mutendera ogusooka munteekateeka eno era twaniriza buli muntu ayagala okutambulira awamu naffe mu lugendo luno.
Essuubiryo Zambogo SACCO
July 23, 2025